Ecclesiastes 9:11

11 aAte nalaba nga wansi w’enjuba,

ng’ow’embiro ennyingi si y’awangula mu mpaka,
era ne kirimaanyi si y’awangula olutalo,
ng’ate bakalimagezi bonna si be baatiikirira;
wabula ng’omukisa gukwata bukwasi oyo
aba aliwo mu kifo ekituufu ne mu kiseera ekituufu.
Copyright information for LugEEEE